LOVE WITH EDUCATION O-R
HOW 2 UNDERSTAND YO REAL LIFE.
26/05/2024
EDDEMBE
EDDEMBE LIYINZA OKUMALAWO EMIREMBE.
Ekitambuza Omuyima empola giba mirembe,si kyangu kusanga Muyima ng'atambula mpola kubanga aba liisa nte. kyokka bw'omusanga ng'atambula mpola ng'omanya nti amaze okuliisa ente.
Eddembe kitegeeza kaseera buseera so nga emirembe gibeerawo ebbanga lyonna. Eddembe liyinza okumala ku muntu emirembe,naye emirembe gireetera omuntu obumativu.
-Omuvubuka agenda nayambala empale nalaga abantu akawale akoomunda lye aba awulira eddembe kyokka mu bantu aba abamazeko emirembe.
-Omulala genda ngaffuna bifanannyi by'obuseegu nga wereza ku facebook,kululwe awulira eddembe naye bo abantu abamalako emirembe.
-Eddembe lyo kunywa omwenge n'ogangayira kyokka toba namirembe.
Omuwala agenda nayambala akateeteeyi akampi,natuula mu takisi oba kubodaboda kyokka bwatuula agenda yeekomoma nga bw'akaasikasika olwo kukya abantu okumusunga,naye okwo kuba kwemalako mirembe nga kireetebwa eddembe.
Kale kozesa eddembe lyo bulungi ojjakuba nemirembe egyanamaddala.
26/05/2024
LOVE IS BLIND đź§’
Category
Telephone
Website
Address
Mukono
Alerts
Be the first to know and let us send you an email when LOVE WITH EDUCATION O-R posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.